Add parallel Print Page Options

11 (A)kubanga abalwanirira w’amaanyi,
    alikuggulako omusango.

12 Ossangayo omwoyo eri okuyigirizibwa,
    n’amatu go eri ebigambo by’okutegeera.

13 Tolekangayo kukangavvula mwana,
    bw’omubonereza n’akaggo tekimutta.

Read full chapter