Add parallel Print Page Options

Omuntu eyeetoowaza ne yeekolera,
    asinga oyo eyeegulumiza n’abulwa ky’alya.

10 Omutuukirivu afaayo ku bisolo bye,
    naye omukozi w’ebibi abiraga bukambwe bwereere.

11 (A)Oyo eyeerimira aliba n’emmere nnyingi,
    naye oyo anoonya ebitaliimu talina magezi.

Read full chapter