Add parallel Print Page Options

(A)Ebiteeso by’abakozi b’ebibi kuyiwa musaayi,
    naye ebigambo by’abatuukirivu bye bibawonya.

(B)Abakozi b’ebibi bagwa ne basaanirawo ddala,
    naye ennyumba y’omutuukirivu teesagaasaganenga emirembe gyonna.

Ebigambo by’omugezi bimuleetera okusiimibwa,
    naye eby’omusirusiru bimunyoomesa.

Read full chapter