Ekyamateeka Olwokubiri 4:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Naye mmwe, Mukama yabaggya mu Misiri, mu mbiga esaanuusa ebyuma, mubeerenga bantu be ab’obusika bwe, nga bwe muli leero.
Read full chapter
Deuteronomy 4:20
New International Version
20 But as for you, the Lord took you and brought you out of the iron-smelting furnace,(A) out of Egypt,(B) to be the people of his inheritance,(C) as you now are.
Ekyamateeka Olwokubiri 9:29
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
29 (A)Kubanga lino lye ggwanga lyo, be bantu bo ab’obusika bwo, be waggya mu Misiri n’obuyinza bwo obungi, n’omukono gwo ogw’amaanyi.
Read full chapter
Deuteronomy 9:29
New International Version
29 But they are your people,(A) your inheritance(B) that you brought out by your great power and your outstretched arm.(C)”
Nekkemiya 1:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)“Abo be baddu bo era be bantu bo be wanunula n’amaanyi go amangi era n’omukono gwo ogw’amaanyi.
Read full chapter
Nehemiah 1:10
New International Version
10 “They are your servants and your people, whom you redeemed by your great strength and your mighty hand.(A)
Yeremiya 11:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)bye nalagira bakitammwe bwe nabaggya mu nsi y’e Misiri, okuva mu kikoomi ky’omuliro.’ Nabagamba nti, ‘Muŋŋondere era mukole ebintu byonna nga bwe mbalagira, munaabeeranga bantu bange, nange nnaabeeranga Katonda wammwe,
Read full chapter
Jeremiah 11:4
New International Version
4 the terms I commanded your ancestors when I brought them out of Egypt,(A) out of the iron-smelting furnace.(B)’ I said, ‘Obey(C) me and do everything I command you, and you will be my people,(D) and I will be your God.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.