Add parallel Print Page Options

20 (A)Naye mmwe, Mukama yabaggya mu Misiri, mu mbiga esaanuusa ebyuma, mubeerenga bantu be ab’obusika bwe, nga bwe muli leero.

Read full chapter

24 (A)Onywezezza abantu bo, Isirayiri ng’ababo ddala emirembe gyonna era ggwe Ayi Mukama wafuuka Katonda waabwe.

Read full chapter

12 (A)“Mpulidde okwemulugunya kw’abaana ba Isirayiri. Bagambe nti, ‘Obudde nga buwungeera munaalya ennyama, n’enkya munakkusibwa emmere. Bwe mutyo munaategeera nga nze Mukama Katonda wammwe.’ ”

Read full chapter

20 (A)Abantu balyoke balabe bamanye,
    balowooze
era batuuke bonna okutegeera nti omukono gwa Mukama gwe gukoze kino,
    nti Omutukuvu wa Isirayiri yakikoze.”

Read full chapter