Add parallel Print Page Options

10 (A)Kirungi mujjukire nga bwe mwayimirira awali Mukama Katonda wammwe, ku lusozi Kolebu, bwe yaŋŋamba nti, ‘Kuŋŋaanya abantu bonna obandeetere wano we ndi, bawulire ebigambo byange, balyoke bayige okumpulira nga bantya; banzisengamu ekitiibwa ennaku zonna ze balimala ku nsi, era ebigambo ebyo babiyigirizenga abaana baabwe.

Read full chapter

13 (A)Naye mujjukire nti nze Mukama Katonda ow’Eggye, nze Mutukuvu,
    nze gwe muba mutya,
    era gwe muba mwekengera.

Read full chapter

(A)Olw’okwagala n’olw’obwesigwa, ekibi kisasulibwa,
    n’okutya Mukama kuleetera omuntu okwewala okukola ebibi.

Read full chapter