Add parallel Print Page Options

58 (A)Bw’otoogonderenga na bwegendereza ebigambo byonna ebiri mu mateeka gano, ebiwandiikiddwa mu kitabo kino, n’ototya era n’otossaamu kitiibwa erinnya lino ery’ettendo era ery’entiisa, eriyitibwa: Mukama Katonda wo,

Read full chapter

(A)Abakanani n’abali mu kitundu ekyo kyonna bwe banaakiwulira bajja kutwebungulula batusaanyeewo. Olwo erinnya lyo ekkulu bwe lityo liriba terikyavuga.”

Read full chapter

10 (A)Totya kubanga nze ndi wamu naawe;
    tokeŋŋentererwa, kubanga nze Katonda wo.
Nnaakuwanga amaanyi.
    Wewaawo nnaakuyambanga n’omukono ogwa ddyo ogw’obutuukirivu bwange.”

Read full chapter