Add parallel Print Page Options

16 (A)Kabaka oyo tateekwa kwefuniranga mbalaasi nnyingi, wadde okutumanga abantu mu Misiri bamufunirengayo embalaasi endala okwongeranga ku z’alina obungi; kubanga Mukama yagamba nti, “Temuddangayo kukwata kkubo eryo,”

Read full chapter

(A)“Baserengeta e Misiri nga tebanneebuuzizzaako,
    ne banoonya obuyambi ewa Falaawo,
n’okuva eri ekisiikirize kya Misiri
    okuba obuddukiro.

Read full chapter

(A)buli muntu aliswazibwa
    olw’eggwanga eritabagasa,
abataleeta buyambi newaakubadde okuba ab’omugaso,
    okuggyako ensonyi n’ekivume,” bw’ayogera Mukama.

Read full chapter

(A)Ensi yaabwe ejjudde effeeza ne zaabu,
    n’obugagga bwabwe tebuliiko kkomo:
ensi yaabwe ejjudde embalaasi,
    era erimu n’amagaali g’embalaasi mangi nnyo.

Read full chapter

(A)Abamu beesiga amagaali, n’abalala beesiga embalaasi,
    naye ffe twesiga erinnya lya Mukama Katonda waffe.

Read full chapter

13 (A)Nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Musa, bwe bityo ebisobyo byonna bwe byatutuukako, naye ate nga tetunneegayirira kisa kya Mukama Katonda waffe, okulekayo ebikolwa byaffe ebitali bya butuukirivu tusseeyo omwoyo okugoberera amazima.

Read full chapter