Ekyamateeka Olwokubiri 7:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 Naye Mukama Katonda wo anaagagabulanga mu mukono gwo n’ageeraliikirizanga ng’agatabuddetabudde, okutuusa lwe ganaazikirizibwanga.
Read full chapter
Yoswa 16:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)n’okukka ku luuyi olw’ebugwanjuba ku nsalo ey’Abayafuleti ku nsalo ey’e Besukolooni eky’emmanga ku Gezeri n’ekoma ku nnyanja.
Yoswa 16:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omugabo gw’abaana ba Efulayimu
5 (A)Ettaka ly’abaana ba Efulayimu ng’enju zaabwe bwe zaali eno gye lyayitanga;
ku luuyi olw’ebuvanjuba ku Atalosuaddali n’okutuuka ku Besukolooni ey’Ekyengulu,
Yoswa 15:35
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
35 (A)n’e Yalamusi n’e Adulamu, n’e Soko, n’e Azeka
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.