Add parallel Print Page Options

18 (A)mbalangirira leero nti, Mugenda kuzikirizibwa; era temuliwangaala mu nsi gy’ogenda okusomokera omugga Yoludaani okugiyingira okugifuna.

19 (B)Ku lunaku lwa leero nkoowoola eggulu n’ensi nga be bajulirwa bange, ku mmwe, abategedde nga ntadde mu maaso gammwe, obulamu n’okufa; n’emikisa n’ebikolimo. Kale nno londawo obulamu, olyoke obeerenga mulamu, ggwe n’ezzadde lyo:

Read full chapter

Eggwanga Ejjeemu

(A)Wulira ggwe eggulu, mpuliriza ggwe ensi,
    kubanga bw’ati Mukama bw’ayogera nti,
“Nayonsa ne ndera abaana
    naye ne banjeemera.

Read full chapter

(A)“Kaakano mmwe ensozi muwulire Mukama ky’abavunaana;
    nammwe emisingi gy’ensi egy’olubeerera muwulire.
Mukama alina ensonga ku bantu be
    era agenda kuwawabira Isirayiri.

Read full chapter