Add parallel Print Page Options

Okugabana Ensi

12 (A)Bwe twamala okwetwalira ebitundu by’ensi ebyo bye twawangula mu kaseera ako, ne ngabira Abalewubeeni n’Abagaadi ekitundu ekyo ekiri ku bukiikakkono okuva ku Aloweri n’okugendera ku mukugiro gw’Ekiwonvu kya Alunoni, n’ekitundu ekyamakkati eky’ensi y’ensozi eya Gireyaadi, awamu n’ebibuga byamu.

Read full chapter

Division of the Land

12 Of the land that we took over at that time, I gave the Reubenites and the Gadites the territory north of Aroer(A) by the Arnon Gorge, including half the hill country of Gilead, together with its towns.

Read full chapter

48 (A)Ensi eyo yali eva ku Aluweri ekiri ku njegoyego y’Ekiwonvu Alunoni n’okutuuka ku lusozi olunene Siriyoni era olwo ye Kerumooni,

Read full chapter

48 This land extended from Aroer(A) on the rim of the Arnon Gorge to Mount Sirion[a](B) (that is, Hermon(C)),

Read full chapter

Footnotes

  1. Deuteronomy 4:48 Syriac (see also 3:9); Hebrew Siyon

(A)Okuva ku Aloweri ekiri ku mabbali g’ekiwonvu ekya Alunoni, n’ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n’olusenyi lwonna olwa Medeba okutuuka ku Diboni;

Read full chapter

It extended from Aroer(A) on the rim of the Arnon Gorge, and from the town in the middle of the gorge, and included the whole plateau(B) of Medeba as far as Dibon,(C)

Read full chapter

(A)Ekitala kyabwe si kye kyabaleetera okuwangula ensi,
    n’omukono gwabwe si gwe gwabalokola;
wabula baawangula n’omukono gwo ogwa ddyo
    awamu n’obulungi bwo, kubanga wabaagala.

Read full chapter

It was not by their sword(A) that they won the land,
    nor did their arm bring them victory;
it was your right hand,(B) your arm,(C)
    and the light(D) of your face, for you loved(E) them.

Read full chapter