Add parallel Print Page Options

18 “Olwa leero munaasala ensalo ya Mowaabu mu Ali. 19 (A)Naye bwe musemberera Abamoni temubasunguwaza so temubasosonkerezaako lutalo, kubanga mmwe sigenda kubawa ku ttaka ly’Abamoni n’akatono okuba obutaka bwammwe, kubanga ettaka eryo namala dda okuliwa bazzukulu ba Lutti okubeera obutaka bwabwe obw’enkalakkalira.”

Read full chapter

18 “Today you are to pass by the region of Moab at Ar.(A) 19 When you come to the Ammonites,(B) do not harass them or provoke them to war,(C) for I will not give you possession of any land belonging to the Ammonites. I have given it as a possession to the descendants of Lot.(D)

Read full chapter

24 (A)Isirayiri n’amufumita n’obwogi bw’ekitala, n’atwala ensi ye okuva ku mugga Alunoni okutuuka ku mugga Yaboki, n’atuukira ddala ku Bamoni, n’akoma awo, kubanga Abamoni baali ba maanyi nnyo ku nsalo yaabwe.

Read full chapter

24 Israel, however, put him to the sword(A) and took over his land(B) from the Arnon to the Jabbok,(C) but only as far as the Ammonites,(D) because their border was fortified.

Read full chapter

Yakobo Amegganira e Penieri

22 (A)Mu kiro ekyo Yakobo n’agolokoka n’atwala bakazi be bombi, n’abaweereza be abakazi ababiri, n’abaana be ekkumi n’omu n’asomokera e Yaboki.

Read full chapter

Jacob Wrestles With God

22 That night Jacob got up and took his two wives, his two female servants and his eleven sons(A) and crossed the ford of the Jabbok.(B)

Read full chapter

16 (A)Abalewubeeni n’Abagaadi ne mbagabira ekitundu ky’ensi ekiva ku Gireyaadi okuserengeta mu Kiwonvu kya Alunoni, nga mu makkati gaakyo ye nsalo, n’okutuukira ddala ku mugga Yaboki ogw’ensalo n’Abamoni.

Read full chapter

16 But to the Reubenites and the Gadites I gave the territory extending from Gilead down to the Arnon Gorge (the middle of the gorge being the border) and out to the Jabbok River,(A) which is the border of the Ammonites.

Read full chapter