Add parallel Print Page Options

(A)Bw’onoobanga oli mu bibuga by’omu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, mu mmwe bwe munaabangamu munno omwavu ali mu kwetaaga tokakanyazanga mutima gwo wadde okukodowaliranga muganda wo oyo omwavu.

Read full chapter

If anyone is poor(A) among your fellow Israelites in any of the towns of the land the Lord your God is giving you, do not be hardhearted or tightfisted(B) toward them.

Read full chapter

19 (A)Bw’onookungulanga ebibala mu nnimiro yo ne weerabirayo ekinywa mu nnimiro, toddangayo kukikima. Onookirekeranga omunnaggwanga oba omwana omufuuzi oba nnamwandu; bw’atyo Mukama alyoke akuwenga omukisa mu byonna by’onookolanga.

Read full chapter

19 When you are harvesting in your field and you overlook a sheaf, do not go back to get it.(A) Leave it for the foreigner,(B) the fatherless and the widow,(C) so that the Lord your God may bless(D) you in all the work of your hands.

Read full chapter

17 (A)Oyo akwatirwa omwavu ekisa awola Mukama,
    era Mukama alimusasula olw’ekikolwa kye ekyo.

Read full chapter

17 Whoever is kind to the poor lends to the Lord,(A)
    and he will reward them for what they have done.(B)

Read full chapter

(A)Omuntu omugabi anaabanga n’omukisa,
    kubanga emmere ye agirya n’abaavu.

Read full chapter

The generous will themselves be blessed,(A)
    for they share their food with the poor.(B)

Read full chapter