Add parallel Print Page Options

28 (A)Buli myaka esatu, ku buli nkomerero ya mwaka ogwokusatu, onooleetanga ebitundu eby’ekkumi byonna ebyo eby’ebibala byo byonna eby’omwaka ogwo, n’obiterekanga mu mawanika mu bibuga byo. 29 (B)Kale nno, Omuleevi kubanga taabenga na mugabo wadde ebyobusika nga ggwe, ne bamulekwa abatalina bakitaabwe ne nnamwandu; abo bonna abanaabanga babeera mu bibuga byo, bajjenga balye okutuusa lwe banakkutanga; bw’atyo Mukama Katonda wo alyoke akuwenga omukisa mu buli kimu kyonna ky’onookolanga n’emikono gyo.

Read full chapter

28 At the end of every three years, bring all the tithes(A) of that year’s produce and store it in your towns,(B) 29 so that the Levites (who have no allotment(C) or inheritance(D) of their own) and the foreigners,(E) the fatherless and the widows who live in your towns may come and eat and be satisfied,(F) and so that the Lord your God may bless(G) you in all the work of your hands.

Read full chapter

24 (A)Ate era mutegeere nga temusaana kuwooza musolo, oba empooza ey’engeri yonna ku kabona yenna newaakubadde Abaleevi newaakubadde abayimbi newaakubadde abakuumi ab’oku nzigi newaakubadde abaweereza ab’omu yeekaalu newaakubadde abaddu abalala ab’omu nnyumba ya Katonda eyo.

Read full chapter

24 You are also to know that you have no authority to impose taxes, tribute or duty(A) on any of the priests, Levites, musicians, gatekeepers, temple servants or other workers at this house of God.(B)

Read full chapter