Add parallel Print Page Options

43 (A)bwe batyo ab’omu zzadde lyammwe balyoke bamanye nga bwe nasuzanga abaana ba Isirayiri mu busiisira bwe nnali nga mbaggya mu nsi y’e Misiri. Nze Mukama Katonda wammwe.”

Read full chapter

Okwagala kwa Katonda eri Isirayiri

11 (A)“Isirayiri bwe yali omwana omuto, namwagala,
    era namuyita okuva mu Misiri.

Read full chapter

17 (A)Awo ekibiina kyonna ekyakomawo okuva mu buwaŋŋanguse, ne beezimbira weema ne babeera omwo; kubanga okuva mu biro bya Yesuwa[a] mutabani wa Nuuni okutuusa ku lunaku olwo, Abayisirayiri baali tebakwatanga kiseera ekyo bwe batyo. Ne basanyuka nnyo nnyini.

Read full chapter

Footnotes

  1. 8:17 Yesuwa ye Yoswa mutabani wa Nuuni