Add parallel Print Page Options

18 (A)“Tegeeza Alooni ne batabani be n’abaana ba Isirayiri bonna, obagambe nti, Omuntu yenna ow’omu nnyumba ya Isirayiri omu ku mmwe, oba omunnaggwanga abeera mu Isirayiri, bw’anaaleeteranga Mukama Katonda ekirabo eky’ekiweebwayo ekyokebwa okutuukiriza obweyamo bwe, oba ekiweebwayo olw’okweyagalira, 19 (B)kinaateekwanga okubeera sseddume ey’ente oba ey’endiga, oba ey’embuzi etaliiko kamogo, ekirabo ekyo kiryokenga kikkirizibwe. 20 (C)Temuwangayo kintu kyonna ekiriko akamogo kubanga tekikkirizibwenga. 21 (D)Omuntu yenna bw’anaaleetanga ekiweebwayo eri Mukama Katonda olw’emirembe, oba okutuukiriza obweyamo, oba ekiweebwayo olw’okweyagalira, ng’akiggya mu kiraalo oba mu kisibo, okukkirizibwa kinaabeeranga ekituukiridde nga tekiriiko kamogo.

Read full chapter

18 “Speak to Aaron and his sons and to all the Israelites and say to them: ‘If any of you—whether an Israelite or a foreigner residing in Israel(A)—presents a gift(B) for a burnt offering to the Lord, either to fulfill a vow(C) or as a freewill offering,(D) 19 you must present a male without defect(E) from the cattle, sheep or goats in order that it may be accepted on your behalf.(F) 20 Do not bring anything with a defect,(G) because it will not be accepted on your behalf.(H) 21 When anyone brings from the herd or flock(I) a fellowship offering(J) to the Lord to fulfill a special vow or as a freewill offering,(K) it must be without defect or blemish(L) to be acceptable.(M)

Read full chapter

14 (A)omusaayi gwa Kristo ataliiko kamogo, eyeewaayo ye yennyini eri Katonda olw’Omwoyo ataggwaawo, tegulisinga nnyo okutukuza emyoyo gyaffe okuva mu bikolwa ebifu tulyoke tuweereze Katonda omulamu?

Read full chapter

14 How much more, then, will the blood of Christ, who through the eternal Spirit(A) offered himself(B) unblemished to God, cleanse our consciences(C) from acts that lead to death,[a](D) so that we may serve the living God!(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Hebrews 9:14 Or from useless rituals