Add parallel Print Page Options

10 (A)“Omuntu yenna Omuyisirayiri oba ow’omu bannamawanga ababeera mu Isirayiri bw’anaalyanga omusaayi ogw’engeri yonna, nnaamunyiigiranga oyo anaalyanga omusaayi, era nnaamugobanga ne mugaana okukolagananga ne banne.

Read full chapter

11 (A)“Noolwekyo, bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti, Mmaliridde okubazikiriza mmwe ne Yuda yonna.

Read full chapter

10 Kubanga ekyawandiikibwa kigamba nti,

“Ayagala okufuna obulamu n’okubeera mu ddembe,
    aziyizenga olulimi lwe okwogera ekibi,
n’emimwa gye
    okwogera ebyobukuusa.
11 Era yeewalenga okukola ebibi, akolenga ebirungi.
    Anoonyenga emirembe era atambulirenga mu gyo.
12 (A)Kubanga abatuukirivu Mukama abatunuulira n’ekisa,
    n’amatu ge gawuliriza bye basaba.
Kyokka aboonoonyi abatunuuliza bukambwe.”

Read full chapter

(A)Omutuukirivu anajjukirwanga n’essanyu,
    naye erinnya ly’omubi linaavundanga.

Read full chapter