Add parallel Print Page Options

Amateeka ku Butali Bulongoofu mu Bakazi

19 (A)“Omukazi bw’anaavangamu omusaayi ng’empisa ye eya bulijjo eya buli mwezi bw’eba, anaabeeranga atali mulongoofu okumala ennaku musanvu, ne buli anaamukwatangako anaabeeranga atali mulongoofu okutuusa akawungeezi.

Read full chapter

19 “‘When a woman has her regular flow of blood, the impurity of her monthly period(A) will last seven days, and anyone who touches her will be unclean till evening.

Read full chapter

(A)oba okukwata ku kyekulula ekiyinza okumufuula atali mulongoofu, oba okukoma ku muntu ayinza okumusiiga obutali bulongoofu, oba engeri yonna ey’obutali bulongoofu bw’efa yenkana.

Read full chapter

or if he touches any crawling thing(A) that makes him unclean, or any person(B) who makes him unclean, whatever the uncleanness may be.

Read full chapter

16 (A)nga babakkiriza okulyanga ku biweebwayo byabwe ebitukuvu, bwe batyo ne babateekesaako omusango ogunaabaweesanga ekibonerezo. Nze Mukama Katonda abatukuza.”

Read full chapter

16 by allowing them to eat(A) the sacred offerings and so bring upon them guilt(B) requiring payment.(C) I am the Lord, who makes them holy.(D)’”

Read full chapter

(A)Omuntu yenna ow’omu zadde lya Alooni alina obulwadde obukwata oba alwadde ekikulukuto taalyenga ku biweebwayo ebitukuvu okutuusa ng’afuuse omulongoofu. Omuntu yenna taabenga mulongoofu bw’anaakwatanga ku kintu kyonna ekitali kirongoofu ekivudde ku kukolagana n’omusajja eyavuddemu amazzi g’obusajja, oba olw’okukomako ku mulambo,

Read full chapter

“‘If a descendant of Aaron has a defiling skin disease[a] or a bodily discharge,(A) he may not eat the sacred offerings until he is cleansed. He will also be unclean if he touches something defiled by a corpse(B) or by anyone who has an emission of semen,

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 22:4 The Hebrew word for defiling skin disease, traditionally translated “leprosy,” was used for various diseases affecting the skin.