Add parallel Print Page Options

(A)Awo mu biseera ebyo abakkiriza bwe baagenda beeyongera obungi, ne wabaawo okwemulugunya mu Bakerenisiti ku Baebbulaniya nti bannamwandu baabwe basosolwa, ne bataweebwa kyenkanyi.

Read full chapter

The Choosing of the Seven

In those days when the number of disciples was increasing,(A) the Hellenistic Jews[a](B) among them complained against the Hebraic Jews because their widows(C) were being overlooked in the daily distribution of food.(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Acts 6:1 That is, Jews who had adopted the Greek language and culture

Awo ekkumi n’ababiri ne bakuŋŋaanya ekibiina ky’abayigirizwa, ne babagamba nti, “Kirungi ebiseera byaffe tubimalire ku kubuulira Njiri, so si mu kugabanya mmere.

Read full chapter

So the Twelve gathered all the disciples(A) together and said, “It would not be right for us to neglect the ministry of the word of God(B) in order to wait on tables.

Read full chapter

52 Abayigirizwa ne bajjula essanyu ne Mwoyo Mutukuvu.

Read full chapter

52 And the disciples(A) were filled with joy and with the Holy Spirit.(B)

Read full chapter

28 (A)Agulipa n’agamba Pawulo nti, “Onsendasenda nfuuke Omukristaayo mu kaseera kano akatono bwe kati?”

Read full chapter

28 Then Agrippa said to Paul, “Do you think that in such a short time you can persuade me to be a Christian?”(A)

Read full chapter

16 (A)Naye bw’abonyaabonyezebwa olw’okuba Omukristaayo aleme kukwatibwa nsonyi, wabula yeebazenga Katonda olw’okuba owa Kristo.

Read full chapter

16 However, if you suffer as a Christian, do not be ashamed, but praise God that you bear that name.(A)

Read full chapter