Add parallel Print Page Options

13 (A)“Awo mu kiseera ekyo nga ngalamidde ku kitanda kyange, mu kwolesebwa, ne ndaba omubaka omutukuvu ng’ava mu ggulu.

Read full chapter

13 “In the visions I saw while lying in bed,(A) I looked, and there before me was a holy one,(B) a messenger,[a] coming down from heaven.

Read full chapter

Footnotes

  1. Daniel 4:13 Or watchman; also in verses 17 and 23

21 (A)N’agobebwa mu bantu, n’ebirowoozo bye ne biwaanyisibwa n’aba ng’ensolo ey’omu nsiko, n’abeera wamu n’endogoyi ez’omu nsiko, n’alya omuddo ng’ente, n’omubiri gwe ne gutoba omusulo ogw’eggulu, okutuusa lwe yategeera nga Katonda Ali Waggulu Ennyo, y’afuga obwakabaka bw’abantu, era y’ateekawo buli gw’asiima.

Read full chapter

21 He was driven away from people and given the mind of an animal; he lived with the wild donkeys and ate grass like the ox; and his body was drenched with the dew of heaven, until he acknowledged that the Most High God is sovereign(A) over all kingdoms on earth and sets over them anyone he wishes.(B)

Read full chapter