Danyeri 3:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)N’atumya abaamasaza, n’abaamagombolola, n’abemiruka, n’abawi b’amagezi, n’abawanika, n’abalamuzi, n’abakungu bonna ab’omu masaza, bajje ku mukolo ogw’okuwongera ekibumbe Kabaka Nebukadduneeza kye yabumbisa.
Read full chapter
Daniel 3:2
New International Version
2 He then summoned the satraps,(A) prefects, governors, advisers, treasurers, judges, magistrates and all the other provincial officials(B) to come to the dedication of the image he had set up.
Zabbuli 59:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Laba banneekwekeredde nga banteega okunzita.
Abasajja ab’amaanyi abakambwe banneekobera, Ayi Mukama,
so nga soonoonye wadde okubaako ne kye nsobezza.
Psalm 59:3
New International Version
3 See how they lie in wait for me!
Fierce men conspire(A) against me
for no offense or sin of mine, Lord.
Zabbuli 64:2-6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Onkweke mpone enkwe z’abakola ebibi,
onzigye mu kibinja ky’aboonoonyi, abaleekaana
3 (B)abawagala ennimi zaabwe ng’ebitala,
ne balasa ebigambo byabwe ng’obusaale obutta.
4 (C)Beekweka ne bateega oyo atalina musango bamulase;
amangwago ne bamulasa nga tebatya.
5 (D)Bawagiragana mu kigendererwa kyabwe ekibi
ne bateesa okutega emitego mu kyama;
ne boogera nti, “Ani asobola okutulaba?”
6 Beekobaana okukola ebitali bya bwenkanya, ne boogera nti,
“Tukoze enteekateeka empitirivu.”
Ddala ddala ebirowoozo by’omuntu n’omutima gwe byekusifu.
Psalm 64:2-6
New International Version
Footnotes
- Psalm 64:5 Or us
Danyeri 3:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Omuntu yenna atalivuunama n’akisinza, alisuulibwa mu kikoomi ekyaka omuliro.”
Read full chapter
Daniel 3:6
New International Version
6 Whoever does not fall down and worship will immediately be thrown into a blazing furnace.”(A)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.