Add parallel Print Page Options

(A)Mu ago ne muva ejjembe eddala ettono, ne likula mu maanyi mangi okwolekera obukiikaddyo, n’ebuvanjuba n’eri ensi ey’ekitalo ennungi.

Read full chapter

Out of one of them came another horn, which started small(A) but grew in power to the south and to the east and toward the Beautiful Land.(B)

Read full chapter

Enzige zino zaali zifaanana ng’embalaasi ezitegekeddwa okugenda ku lutalo okulwana, ne ku mitwe gyazo nga kuli ng’okutikkiddwa engule za zaabu ate ebyenyi byazo nga biri ng’eby’abantu.

Read full chapter

The locusts looked like horses prepared for battle.(A) On their heads they wore something like crowns of gold, and their faces resembled human faces.(B)

Read full chapter

(A)Mukama, osirise akamwa k’abo bonna abeewaanawaana,
    na buli lulimi olwenyumiriza;

Read full chapter

May the Lord silence all flattering lips(A)
    and every boastful tongue—(B)

Read full chapter

(A)Awo ekisolo ne kikkirizibwa okwogera ebintu eby’okwegulumiza n’eby’obuvvoozi era ne kiweebwa n’obuyinza okumala emyezi amakumi ana mu ebiri. (B)Ekisolo ne kitandika okuvvoola Katonda n’obutayogera birungi ku linnya lye, ne ku kifo kye mw’abeera, ne kivuma n’abo ababeera mu ggulu.

Read full chapter

The beast was given a mouth to utter proud words and blasphemies(A) and to exercise its authority for forty-two months.(B) It opened its mouth to blaspheme God, and to slander his name and his dwelling place and those who live in heaven.(C)

Read full chapter