Add parallel Print Page Options

17 (A)Ne baleeta ejjinja ne baliteeka ku mulyango gw’empuku, kabaka n’alissaako akabonero ke ye, n’abakungu be ne balissaako obubonero bwabwe, ekigambo kyonna kireme okukyusibwa ku nsonga ya Danyeri.

Read full chapter

17 A stone was brought and placed over the mouth of the den, and the king sealed(A) it with his own signet ring and with the rings of his nobles, so that Daniel’s situation might not be changed.

Read full chapter

60 (A)n’agugalamiza mu ntaana ye empya gye yatema mu lwazi, n’addira ejjinja eddene n’aliyiringisiza mu mulyango gw’entaana n’aggalawo, ne yeetambulira.

Read full chapter

60 and placed it in his own new tomb(A) that he had cut out of the rock. He rolled a big stone in front of the entrance to the tomb and went away.

Read full chapter

(A)Mu kiseera ekyo ne wabaawo okukankana ng’okwa musisi. Malayika wa Mukama yakka okuva mu ggulu n’ayiringisa ejjinja ne liva mu mulyango gw’entaana, n’alituulako.

Read full chapter

There was a violent earthquake,(A) for an angel(B) of the Lord came down from heaven and, going to the tomb, rolled back the stone(C) and sat on it.

Read full chapter

Abakuumi bye Baayogera

11 (A)Abakazi bwe baali bagenda mu kibuga, abamu ku bakuumi abaali bakuuma entaana ne bagenda eri bakabona abakulu ne babategeeza byonna ebibaddewo.

Read full chapter

The Guards’ Report

11 While the women were on their way, some of the guards(A) went into the city and reported to the chief priests everything that had happened.

Read full chapter