Add parallel Print Page Options

25 (A)Amangwago, Aliyooki n’atwala Danyeri eri kabaka, n’ategeeza kabaka nti, “Nsanze omusajja, omu ku baawaŋŋangusibwa okuva mu Yuda, asobola okutegeeza kabaka amakulu g’ekirooto kye.”

Read full chapter

25 Arioch took Daniel to the king at once and said, “I have found a man among the exiles(A) from Judah(B) who can tell the king what his dream means.”

Read full chapter

13 (A)Awo Danyeri n’aleetebwa mu maaso ga kabaka, kabaka n’amubuuza nti, “Ggwe Danyeri, omu ku abo abaaleetebwa kabaka kitange mu buwaŋŋanguse okuva mu Yuda?

Read full chapter

13 So Daniel was brought before the king, and the king said to him, “Are you Daniel, one of the exiles my father the king brought from Judah?(A)

Read full chapter

(A)Awo Kamani n’agamba Kabaka Akaswero nti, “Waliwo abantu abasaasaanye ate nga beeyawudde ku mawanga mu bitundu byonna eby’obwakabaka bwo; n’amateeka gaabwe ga njawulo ku g’abantu abalala bonna, era tebakuuma mateeka ga Kabaka. Noolwekyo tekigasa Kabaka kubagumiikiriza.

Read full chapter

Then Haman said to King Xerxes, “There is a certain people dispersed among the peoples in all the provinces of your kingdom who keep themselves separate. Their customs(A) are different from those of all other people, and they do not obey(B) the king’s laws; it is not in the king’s best interest to tolerate them.(C)

Read full chapter

12 (A)Naye waliwo abamu ku Bayudaaya be walonda okuvunaanyizibwa ensonga ez’essaza ery’e Babulooni, era be ba Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego abatakuwulirirako ddala ayi kabaka. Tebaweereza bakatonda bo newaakubadde okusinza ekifaananyi ekya zaabu kye wabumbisa.”

Read full chapter

12 But there are some Jews whom you have set over the affairs of the province of Babylon—Shadrach, Meshach and Abednego(A)—who pay no attention(B) to you, Your Majesty. They neither serve your gods nor worship the image of gold you have set up.”(C)

Read full chapter