Add parallel Print Page Options

16 (A)Mukama n’abawa abakulembeze abaabalwaniriranga ne babawonya abanyazi.

Read full chapter

28 (A)Nkwegayiridde osonyiwe ekyonoono kw’omuweereza wo, era Mukama talirema kuzimbira mukama wange obwakabaka obw’enkalakkalira, kubanga mukama wange alwana entalo za Mukama. Waleme okulabika ekikolwa ekikyamu kyonna mu ggwe ennaku zonna ez’obulamu bwo.

Read full chapter