Add parallel Print Page Options

21 (A)Buli mulwanyi n’ayimirira mu kifo kye okwetooloola olusiisira: eggye lyonna ery’Abamidiyaani ne bafubutuka nga bwe baleekaanira waggulu.

Read full chapter

21 While each man held his position around the camp, all the Midianites ran, crying out as they fled.(A)

Read full chapter

(A)Kale laba, bakabaka b’ensi baakuŋŋaana
    ne bakyolekera bakirumbe;
(B)bwe baakituukako ne bakyewuunya,
    ne batya nnyo ne badduka;
nga bakankana,
    ne bajjula obulumi ng’omukazi alumwa okuzaala.

Read full chapter

When the kings joined forces,
    when they advanced together,(A)
they saw her and were astounded;
    they fled in terror.(B)
Trembling seized(C) them there,
    pain like that of a woman in labor.(D)

Read full chapter

28 (A)Abakozi b’ebibi badduka nga tewali abagoba,
    naye abatuukirivu babeera n’obuvumu ng’empologoma.

Read full chapter

28 The wicked flee(A) though no one pursues,(B)
    but the righteous are as bold as a lion.(C)

Read full chapter

17 (A)Abantu olukumi balidduka
    olw’okutiisibwatiisibwa kw’omuntu omu;
Olw’okutiisibwatiisibwa kw’abataano,
    olidduka,
Okutuusa lw’olisigala ng’omulongooti okuwanikibwa bbendera oguli ku ntikko y’olusozi,
    ng’ebendera eri ku kasozi.”

Read full chapter

17 A thousand will flee
    at the threat of one;
at the threat of five(A)
    you will all flee(B) away,
till you are left(C)
    like a flagstaff on a mountaintop,
    like a banner(D) on a hill.”

Read full chapter