Menu
Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo
account
One verse. Every morning. Get the free Verse of the Day email.
Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo
Study resources + Scripture = deeper understanding.
  • Read
    • Reading Plans
    • Advanced Search
    • Available Versions
    • Audio Bibles
  • Study
    • Scripture Engagement
    • More Resources
  • News
  • Explore
    • Newsletters
    • Devotionals
    • Bible Gateway App
    • Bible Audio App
    • Take a Tour
  • Store
    • Bibles
    • Deals
    • More
  • Bible Gateway Plus
LCB
Version
Bible Books Bible Books
LCB
Version
Read
Study
News
Explore
Store
Bible Gateway Plus
Light Mode Dark Mode
Font Size
Log In show menu
Previous Next
Print PrintSettingsSettingsShare ShareParallelParallelExpandExpandCollapse

Amosi 6  Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Mukama anenya abali mu Mirembe

6 (A)Zibasanze abo abateefiirayo mu Sayuuni,
    n’abo abawulira emirembe ku lusozi lw’e Samaliya.
Mmwe abasajja abeekitiibwa ab’ensi enkulembeze,
    abantu ba Isirayiri gye beeyuna.
2 (B)Mugende mulabe e Kalune;
    muveeyo mulage mu Kamasi ekikulu,
    ate era muserengete mu kibuga ky’Abafirisuuti eky’e Gaasi.
Basinga obwakabaka bwammwe obubiri?
    Ensi yaabwe esinga eyammwe obunene?
3 (C)Mulindiriza olunaku olw’ekibi,
    ate ne musembeza effugabbi.
4 (D)Mugalamira ku bitanda ebyakolebwa mu masanga
    ne muwummulira mu ntebe ennyonvu
nga muvaabira ennyama y’endiga
    n’ey’ennyana ensava.
5 (E)Mwekubira ennanga nga Dawudi bwe yakolanga,
    ne muyiiya n’ennyimba ku bivuga.
6 (F)Mwekatankira wayini,
    ne mwesiiga n’ebizigo ebirungi,
    naye temukaabira kubonaabona kwa Yusufu.
7 Noolwekyo mmwe mulisooka okugenda mu buwaŋŋanguse.
    Era embaga zammwe n’okwewummuza birikoma.

8 (G)Mukama Katonda ow’Eggye alayidde, Mukama Katonda Ayinzabyonna agamba nti,

“Neetamiddwa amalala ga Yakobo,
    nkyawa ebigo bye,
era nzija kuwaayo ekibuga
    ne byonna ebikirimu eri abalabe baakyo.”

9 (H)Era singa ennyumba eneeba ekyalinawo abasajja ekkumi abasigaddewo, nabo balifa. 10 (I)Era singa ow’ekika akola ku by’okuziika, anaaba afulumya amagumba n’abuuza oba waliwo omuntu yenna eyeekwese munda mu nnyumba, oba alina gwe yeekwese naye, n’addamu nti, “Nedda,” olwo omuziisi anaamusirisa ng’agamba nti, “Sirika; tetwogera ku linnya lya Mukama.”

11 (J)Laba Mukama alagidde,
    ennyumba ennene erimenyebwamenyebwa,
    n’ennyumba entono erimenyebwamenyebwa.

12 (K)Kisoboka embalaasi okuddukira ku mayinja?
    Waali wabaddewo abalima ku mayinja n’enkumbi ezisikibwa ente?
Naye obwenkanya mubufudde obutwa
    n’ekibala eky’obutuukirivu ne mukifuula ekikaawa.
13 (L)Mwenyumiririza bwereere nti muli b’amaanyi olw’okuba nga mwawamba ekibuga Lodeba.
    Mwogera nti, “Tetwawamba Kanayimu n’amaanyi gaffe?”

14 (M)Mukama Katonda ow’Eggye agamba nti,
    “Ndibasindikira eggwanga libalumbe, mmwe ennyumba ya Isirayiri;
liribajooga ebbanga lyonna
    okuva e Lebo Kamasi okutuuka mu kiwonvu kye Alaba.”

Cross references

  1. 6:1 : a Luk 6:24 b Is 32:9-11
  2. 6:2 : a Lub 10:10 b 2Bk 18:34 c 2By 26:6 d Nak 3:8
  3. 6:3 : Is 56:12; Am 9:10
  4. 6:4 : Ez 34:2-3; Am 3:12
  5. 6:5 : a Is 5:12; Am 5:23 b 1By 15:16
  6. 6:6 : a Am 2:8 b Ez 9:4
  7. 6:8 : a Lub 22:16; Beb 6:13 b Lv 26:30 c Zab 47:4 d Am 4:2 e Ma 32:19
  8. 6:9 : Am 5:3
  9. 6:10 : a 1Sa 31:12 b Am 8:3
  10. 6:11 : a Am 3:15 b Is 55:11
  11. 6:12 : a Kos 10:4 b Am 5:7
  12. 6:13 : Yob 8:15; Is 28:14-15
  13. 6:14 : a Yer 5:15 b 1Bk 8:65 c Am 3:11
Next
Amosi 5
Amosi 7
Next
dropdown
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.

Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo

Font Size

Font Size

Dark Mode

Light Mode Dark Mode

About

  • About
  • Learn About the Bible
  • Statement of Faith
  • Mobile App
  • Store
  • Blog
  • Newsroom
  • Support Us

Help

  • FAQs
  • Tutorials
  • Use Bible Gateway on Your Site
  • Advertise with us
  • Contact us
  • Privacy policy
  • California Privacy Rights
  • Do Not Sell My Personal Information
  • Site: Terms of use
  • Widget: Terms of use

Our Network

  • FaithGateway
  • StudyGateway
  • ChurchSource
  • HarperCollins Christian Publishing
  • Grupo Nelson
  • Editorial Vida
  • Thomas Nelson
  • WestBow Press
  • Zondervan
  • MasterLectures

Social

  • Facebook
  • Instagram
  • Pinterest
  • TikTok
  • X
  • YouTube

Preferences

  • Versión en español
  • Preferences
  • Classic Bible Gateway
Sign Up for Bible Gateway: News & Knowledge
Get weekly Bible news, info, reflections, and deals in your inbox.

By submitting your email address, you understand that you will receive email communications from Bible Gateway, operated by HarperCollins Christian Publishing, 501 Nelson Pl, Nashville, TN 37214 USA, including commercial communications and messages from partners of Bible Gateway. You may unsubscribe from Bible Gateway’s emails at any time. If you have any questions, please review our Privacy Policy or email us at privacy@biblegateway.com.

Preferences

  • Versión en español
  • Preferences
  • Classic Bible Gateway