Abaruumi 8:9-11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Naye mmwe temufugibwa mubiri wabula mufugibwa Mwoyo, kubanga Omwoyo wa Katonda abeera mu mmwe. Era omuntu yenna bw’ataba na Mwoyo wa Kristo, oyo si wa Kristo. 10 (B)Era obanga Kristo ali mu mmwe, omubiri gwammwe mufu olw’ekibi, ate ng’omwoyo gwammwe mulamu olw’obutuukirivu. 11 (C)Era obanga Omwoyo w’oyo eyazuukiza Yesu okuva mu bafu abeera mu mmwe, oyo eyazuukiza Kristo mu bafu, alifuula emibiri gyammwe egifa okuba emiramu ku bw’Omwoyo we abeera mu mmwe.
Read full chapter
Romans 8:9-11
New International Version
9 You, however, are not in the realm of the flesh(A) but are in the realm of the Spirit, if indeed the Spirit of God lives in you.(B) And if anyone does not have the Spirit of Christ,(C) they do not belong to Christ. 10 But if Christ is in you,(D) then even though your body is subject to death because of sin, the Spirit gives life[a] because of righteousness. 11 And if the Spirit of him who raised Jesus from the dead(E) is living in you, he who raised Christ from the dead will also give life to your mortal bodies(F) because of[b] his Spirit who lives in you.
Footnotes
- Romans 8:10 Or you, your body is dead because of sin, yet your spirit is alive
- Romans 8:11 Some manuscripts bodies through
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.