Add parallel Print Page Options

(A)Ekibi kyeyambisa etteeka lino, ne kindeetera okwegomba okwa buli ngeri. Noolwekyo awatali mateeka, ekibi kiba kifu. Edda nali mulamu awatali mateeka, naye etteeka bwe lyajja, ekibi ne kiramuka, n’okufa ne nfa. 10 (B)Era ne nkizuula ng’etteeka eryali liteekwa okumpa obulamu, lye lyandetera okufa.

Read full chapter