Abaruumi 11:35
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
35 (A)“Oba ani eyali asoose okumuwa ekintu,
alyoke amuddizeewo?”
Abaruumi 11:35
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
35 (A)“Oba ani eyali asoose okumuwa ekintu,
alyoke amuddizeewo?”
Engero 9:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 Bw’obeera omugezi, amagezi go gakuyamba,
naye bw’onyooma amagezi weerumya wekka.”
Engero 9:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 Bw’obeera omugezi, amagezi go gakuyamba,
naye bw’onyooma amagezi weerumya wekka.”
Yobu 22:2-3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)“Omuntu ayinza okugasa Katonda?
Wadde oyo ow’amagezi ayinza okumuyamba?
3 Ayinzabyonna yandifunye kwesiima ki singa wali mutuukirivu?
Yandiganyuddwa ki singa amakubo go gaali magolokofu?

Lukka 17:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Nammwe bwe mutyo bwe mumalanga okutuukiriza ebyo ebyabagambibwa okukola, mugambenga nti, ‘Ffe abaddu bo abatasaanira tukoze omulimu gwaffe ogutugwanidde.’ ”
Read full chapter

Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.