Add parallel Print Page Options

13 (A)Wabula njagala mumanye kino, abooluganda nti, Emirundi mingi nateekateeka okujja gye muli naye ne nziyizibwa okutuusa kaakano, ndyoke nkungule ebibala mu mmwe, nga bwe kiri mu mawanga amalala.

Read full chapter

13 I do not want you to be unaware,(A) brothers and sisters,[a](B) that I planned many times to come to you (but have been prevented from doing so until now)(C) in order that I might have a harvest among you, just as I have had among the other Gentiles.

Read full chapter

Footnotes

  1. Romans 1:13 The Greek word for brothers and sisters (adelphoi) refers here to believers, both men and women, as part of God’s family; also in 7:1, 4; 8:12, 29; 10:1; 11:25; 12:1; 15:14, 30; 16:14, 17.

Pawulo abasiibula n’okusaba

25 (A)Kaakano eri oyo ayinza okubanyweza ng’enjiri yange n’okubuulira mu Kristo Yesu bwe biri, ng’ekyama ky’okubikkulirwa eby’ebiro eby’emirembe n’emirembe ebyasirikirwa, bwe kiri,

Read full chapter

25 Now to him who is able(A) to establish you in accordance with my gospel,(B) the message I proclaim about Jesus Christ, in keeping with the revelation of the mystery(C) hidden for long ages past,

Read full chapter

16 (A)Buli muntu abeerenga mu mirembe muntu ne munne, nga temwegulumiza naye nga muba bakkakkamu. Temwekulumbazanga.

Read full chapter

16 Live in harmony with one another.(A) Do not be proud, but be willing to associate with people of low position.[a] Do not be conceited.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Romans 12:16 Or willing to do menial work

(A)Kale tugambe ki? Abayisirayiri baalemwa okufuna kye baali banoonya, wabula be yalondamu be baakifuna, abalala ne bakakanyazibwa, emitima,

Read full chapter

What then? What the people of Israel sought so earnestly they did not obtain.(A) The elect among them did, but the others were hardened,(B)

Read full chapter

18 (A)Noolwekyo Katonda asaasira oyo gw’ayagala okusaasira, ate n’akakanyaza omutima gw’oyo gw’ayagala okukakanyaza.

Read full chapter

18 Therefore God has mercy on whom he wants to have mercy, and he hardens whom he wants to harden.(A)

Read full chapter

24 (A)Abamu balittibwa n’ekitala ky’omulabe, abalala balikwatibwa ne bawaŋŋangusibwa mu mawanga gonna amalala ag’oku nsi. Yerusaalemi kiriwangulwa bannaggwanga ne bakirinnyirira okutuusa ekiseera kyabwe eky’obuwanguzi lwe kirikoma mu kiseera Katonda ky’aliba ateesezza.”

Read full chapter

24 They will fall by the sword and will be taken as prisoners to all the nations. Jerusalem will be trampled(A) on by the Gentiles until the times of the Gentiles are fulfilled.

Read full chapter