Add parallel Print Page Options

(A)Ekyo nkikola mbazzeemu amaanyi era bagattibwe wamu mu kwagalana, ne mu kutegeerera ddala obugagga bwonna obuli mu kumanya ekyama kya Katonda, ye Kristo. (B)Mu Kristo mwe mukwekeddwa eby’obugagga byonna eby’amagezi n’okumanya. (C)Ebyo mbibategeeza waleme kubaawo n’omu ababuzaabuza.

Read full chapter