Abafiripi 2:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Katonda kyeyava amugulumiza,
n’amuwa erinnya erisinga amannya gonna;
Makko 16:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yesu Atwalibwa mu Ggulu
19 (A)Awo Mukama waffe Yesu bwe yamala okwogera nabo, n’atwalibwa mu ggulu n’atuula ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 1:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Awo bwe yali ng’alya nabo ekijjulo n’abalagira baleme kuva mu Yerusaalemi naye balindirire ekisuubizo kya Kitaawe. Yagamba nti, “Ekyo kye mwawulira nga mbagamba nti,
Read full chapter
Yokaana 7:39
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
39 (A)Yesu yali ayogera ku Mwoyo Mutukuvu, abamukkiriza gwe baali bagenda okufuna, kubanga Mwoyo oyo yali tannagabibwa, kubanga Yesu yali tannaba kugulumizibwa.
Read full chapter
Yokaana 14:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 (A)Naye Omubeezi, Mwoyo Mutukuvu, Kitange gw’alituma mu linnya lyange, bw’alijja alibayigiriza ebintu byonna era alibajjukiza byonna bye nabagamba.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 10:45
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
45 (A)Abakkiriza abakomole bangi abaawerekera ku Peetero ne beewuunya nnyo okulaba ng’ekirabo kya Mwoyo Mutukuvu kifukibbwa ne ku baamawanga.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.