Add parallel Print Page Options

Abazadde n’abaana baabwe

(A)Abaana, muwulirenga bazadde bammwe mu Mukama waffe, kubanga bwe mukola mutyo, mukola kituufu. “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa,” eryo lye tteeka erisooka eririmu okusuubiza nti: (B)Bw’onoobanga obulungi, era n’owangaala ku nsi.

Read full chapter