A A A A A
Bible Book List

2 Samwiri 3:20 Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

20 Awo Abuneeri n’agenda n’abasajja amakumi abiri ewa Dawudi e Kebbulooni, Dawudi n’abategekera embaga nnene.

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.

Isaaya 25:6-8 Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

Ku lusozi luno Mukama Katonda ow’Eggye aliteekerateekerako
    abantu bonna ekijjulo eky’emmere ennungi,
n’embaga eya wayini omuka
    n’ennyama esingayo obulungi, ne wayini asinga obulungi.
Ku lusozi luno alizikiriza
    ekibikka ekyetoolodde abantu bonna,
n’eggigi eribikka amawanga gonna,
    era alimalirawo ddala okufa.
Mukama Katonda alisangula amaziga
    mu maaso gonna,
era aliggyawo okuswazibwa kw’abantu be
    mu nsi yonna.
Mukama ayogedde.

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.

  Back

1 of 1

You'll get this book and many others when you join Bible Gateway Plus. Learn more

Viewing of
Cross references
Footnotes