Add parallel Print Page Options

23 (A)N’abateekerateekera embaga nnene, era bwe baamala okulya n’okunywa, n’abasindika ne baddayo eri mukama waabwe. Abasuuli okwo kwe baakoma okulumba ensi ya Isirayiri.

Read full chapter

20 (A)Erisa n’afa, n’aziikibwa.

Ebibinja by’Abamowaabu byateranga okulumba ensi ku ntandikwa ya buli mwaka.

Read full chapter

(A)Awo Mukama n’asindikira Yekoyakimu ebibinja by’Abakaludaaya, n’Abasuuli, n’Abamowaabu, n’Abamoni, n’abatuma okulumba Yuda, ng’ekigambo kya Mukama kye yayogerera mu baweereza be bannabbi bwe kyali.

Read full chapter