Add parallel Print Page Options

(A)N’agamba Nasani nnabbi nti, “Laba ntudde mu lubiri olwazimbibwa n’emivule, naye essanduuko ya Katonda eri mu weema.”

Read full chapter

he said to Nathan(A) the prophet, “Here I am, living in a house(B) of cedar, while the ark of God remains in a tent.”(C)

Read full chapter

29 (A)Era ebyafaayo ebyomumirembe gya kabaka Dawudi okuviira ddala ku ntandikwa okutuukira ddala ku nkomerero, byawandiikibwa mu bitabo ebyomumirembe bya nnabbi Samwiri ne mu bitabo ebyomumirembe ebya Gaadi omulabirizi,

Read full chapter

29 As for the events of King David’s reign, from beginning to end, they are written in the records of Samuel the seer,(A) the records of Nathan(B) the prophet and the records of Gad(C) the seer,

Read full chapter

29 (A)Awo mu biro ebyo Yerobowaamu bwe yali ng’ava mu Yerusaalemi, n’asisinkana Akiya nnabbi w’e Siiro ng’ayambadde ekyambalo ekiggya, baali bokka ku ttale.

Read full chapter

29 About that time Jeroboam was going out of Jerusalem, and Ahijah(A) the prophet of Shiloh met him on the way, wearing a new cloak. The two of them were alone out in the country,

Read full chapter

(A)Yerobowaamu mutabani wa Nebati bwe yakiwulira, kubanga yali mu Misiri gye yali addukidde mu buwaŋŋanguse, nga yeewala kabaka Sulemaani, n’akomawo.

Read full chapter

When Jeroboam(A) son of Nebat heard this (he was in Egypt, where he had fled(B) from King Solomon), he returned from Egypt.

Read full chapter