Add parallel Print Page Options

13 (A)Awo Dawudi n’agamba Nasani nti, “Nnyonoonye Mukama.” Nasani n’addamu nti, “Kale, Mukama aggyeewo ekyonoono kyo era toofe.

Read full chapter

25 (A)Okutya omuntu kuleeta ekyambika,
    naye buli eyeesiga Mukama anaabanga mirembe.

Read full chapter

Mukama Alinunula Abantu be

12 (A)“Nze, nze mwene, nze nzuuno abawa amaanyi.
    Mmwe baani abatya omuntu alifa,
    n’omwana w’omuntu ali ng’omuddo,
13 (B)ne weerabira Mukama Omutonzi wo
    eyabamba eggulu,
    n’ateekawo n’emisingi gy’ensi,
ebbanga lyonna ne mubeera mu kutya
    obusungu bw’abo abakunyigiriza,
    oyo eyemalidde mu kuzikiriza?
Kubanga kale buliruddawa obulabe bw’oyo abanyigiriza?

Read full chapter