Add parallel Print Page Options

26 (A)“Eggulu bwe linaggalwangawo ne wataba nkuba, kubanga boonoonye gy’oli, naye ne basaba nga batunuulidde ekifo kino, ne baatula erinnya lyo, ne bakyuka okuleka ekibi kyabwe ekibaweezesezza ekibonerezo, 27 (B)kale owulirenga ng’osinziira mu ggulu, osonyiwe ekibi ky’abaddu bo, abantu bo Isirayiri, obayigirize ekkubo eggolokofu, lye bateekwa okutambulirangamu, era obaweereze enkuba ku nsi gye wawa abantu bo, obusika bwo.

28 (C)“Bwe wanaagwangawo enjala oba kawumpuli mu nsi, oba ne wabaawo okugengewala oba obukuku, oba enzige oba ebisaanyi, oba abalabe baabwe ne babazingiriza mu bibuga byabwe wadde ne bw’anaabanga kawumpuli ow’engeri etya, oba bulwadde bwa ngeri ki,

Read full chapter

26 “When the heavens are shut up and there is no rain(A) because your people have sinned against you, and when they pray toward this place and give praise to your name and turn from their sin because you have afflicted them, 27 then hear from heaven and forgive(B) the sin of your servants, your people Israel. Teach them the right way to live, and send rain on the land you gave your people for an inheritance.

28 “When famine(C) or plague comes to the land, or blight or mildew, locusts or grasshoppers, or when enemies besiege them in any of their cities, whatever disaster or disease may come,

Read full chapter

(A)“Ne mbamma enkuba
    ng’ekyabulayo emyezi esatu amakungula gatuuke.
Ne ntonnyesa enkuba mu kibuga ekimu
    ne ngiziyiza mu kirala.
Yatonnyanga mu nnimiro emu,
    mu ndala n’etatonnya, ebirime ne biwotoka.

Read full chapter

“I also withheld(A) rain from you
    when the harvest was still three months away.
I sent rain on one town,
    but withheld it from another.(B)
One field had rain;
    another had none and dried up.

Read full chapter