Add parallel Print Page Options

(A)Naye Manase n’asendasenda Yuda n’abantu b’e Yerusaalemi okukola ebitaali bya butuukirivu okusinga amawanga Mukama ge yazikiririza mu maaso g’Abayisirayiri.

Read full chapter

10 Muwunguke ennyanja mugende ku bizinga bya Kittimu mulabe;
    era mutume e Kedali, mwetegereze.
    Mujja kulaba nga tekibangawo.
11 (A)Waali wabaddewo eggwanga erikyusa bakatonda baalyo,
    wadde nga si bakatonda, naye nga bitaliimu?
Naye abantu bange baawaanyisa ekitiibwa kyabwe
    n’ebitagasa.

Read full chapter

47 (A)Tewakoma ku kugoberera ngeri zaabwe kyokka, n’okukoppa ebikolwa byabwe eby’ekivve, naye waayitawo ebbanga ttono engeri zo zonna ne zisukka ku zaabwe obubi.

Read full chapter