Add parallel Print Page Options

29 (A)Newaakubadde nga kabona yagendayo, buli ggwanga beekolera bakatonda baabwe, ne babateeka mu masabo Abasamaliya ge baali bazimbye ku bifo ebigulumivu mu bibuga byabwe.

Read full chapter

14 (A)“Noolwekyo kaakano mutye Mukama Katonda era mumuweereze mu bwesimbu era mu mazima, muggyeewo bakatonda babajjajjammwe be baawererezanga emitala w’omugga ne mu Misiri, muweereze Mukama Katonda. 15 (B)Naye bwe muba temwagala kuweereza Mukama, mulondeewo leero gwe munaaweerezanga; oba bakatonda babajjajjammwe abaali emitala w’omugga be baaweerezanga, oba bakatonda ab’Abamoli, bannannyini nsi mwe muli. Naye nze n’ennyumba yange, ffe tunaaweerezanga Mukama Katonda.”

Read full chapter

(A)Weewaawo Mukama Katonda tukulindirira
    nga tutambulira mu mateeka go,
era erinnya lyo n’okumanyibwa kwo
    kwe kwegomba kw’emitima gyaffe.

Read full chapter

12 (A)Ndibafuula ba maanyi mu Mukama
    era nabo balitambulira mu linnya lyange,”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter