Add parallel Print Page Options

(A)Naye ne batalekaayo kukola ebibi eby’ennyumba ya Yerobowaamu bye yayonoonyesa Isirayiri, wabula beeyongeranga bweyongezi okubikola. N’empagi ey’Asera n’esigalayo mu Samaliya.

Read full chapter

But they did not turn away from the sins(A) of the house of Jeroboam, which he had caused Israel to commit; they continued in them. Also, the Asherah pole[a](B) remained standing in Samaria.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Kings 13:6 That is, a wooden symbol of the goddess Asherah; here and elsewhere in 2 Kings

Akabu alya Obwakabaka bwa Isirayiri

29 Mu mwaka ogw’amakumi asatu mu omunaana ogw’obufuzi bwa Asa Kabaka wa Yuda, Akabu mutabani wa Omuli n’alya obwakabaka bwa Isirayiri, n’afugira Isirayiri mu Samaliya emyaka amakumi abiri mu ebiri. 30 (A)Akabu mutabani wa Omuli n’akola ebibi mu maaso ga Mukama okusinga bonna abaamusooka.

Read full chapter

Ahab Becomes King of Israel

29 In the thirty-eighth year of Asa king of Judah, Ahab son of Omri became king of Israel, and he reigned in Samaria over Israel twenty-two years. 30 Ahab son of Omri did more(A) evil in the eyes of the Lord than any of those before him.

Read full chapter

(A)Oyonoonye nnyo okusinga bonna abaakusooka. Weekoledde bakatonda abalala, n’okola n’ebifaananyi ebisaanuuse n’onneerabira; onsunguwazizza nnyo.

Read full chapter

You have done more evil(A) than all who lived before you.(B) You have made for yourself other gods, idols(C) made of metal; you have aroused(D) my anger and turned your back on me.(E)

Read full chapter

25 (A)Tewali musajja eyafaanana nga Akabu, eyeewaayo okukola ebibi mu maaso ga Mukama ng’awalirizibwa mukazi we Yezeberi.

Read full chapter

25 (There was never(A) anyone like Ahab, who sold himself to do evil in the eyes of the Lord, urged on by Jezebel his wife.

Read full chapter