Add parallel Print Page Options

(A)Noolwekyo tuleme kwebaka ng’abalala naye tutunulenga okwegomba kuleme okutufuga. (B)Kubanga abeebaka beebaka kiro, n’abatamiira batamiira kiro. (C)Naye ffe, kubanga tuli ba musana, tulemenga okutamiira. Twambale okukkiriza n’okwagala ng’ekyomu kifuba, era tube n’essuubi ery’obulokozi nga ye nkufiira yaffe.

Read full chapter