Add parallel Print Page Options

(A)Mu lusiisira lw’Abafirisuuti ne muva essajja eddene nga lizira erinnya lyalyo Goliyaasi[a], ery’e Gaasi, ng’obuwanvu bwalyo lyali mita ssatu n’okusingawo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 17:4 Goliyaasi yali muzzukulu w’Abanakimu abaali kumpi okuzikirizibwa bamalibwewo Yoswa. Kyokka abamu ku bo baasigalawo mu Gaaza, ne Asukulooni, ne Gaasi, era eyo Goliyaasi gye yava.

39 (A)Naye bwe waayitawo emyaka esatu, babiri ku baddu ba Simeeyi ne baddukira eri Akisi mutabani wa Maaka kabaka w’e Gaasi[a]. Simeeyi n’ategeezebwa nti, “Abaddu bo bali Gaasi.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 2:39 Gaasi kiri mu Bufirisuuti

13 (A)Beriya, ne Sema abakulu b’enda z’abo abaabeeranga e Ayalooni, era be baagoba abaabeeranga mu Gaasi.

Read full chapter

Abafirisuuti n’Essanduuko ya Mukama mu Asudodi ne Ekuloni

(A)Awo Abafirisuuti bwe bawamba essanduuko ya Katonda, ne bagiggya Ebenezeri ne bagitwala mu Asudodi;

Read full chapter

Obunnabbi Obukwata ku Misiri ne Kuusi

20 (A)Mu mwaka Talutani omuduumizi w’oku ntikko mwe yajjira mu Asudodi ng’atumiddwa Salugoni kabaka we Bwasuli n’alwana ne Asudodi n’akiwamba;

Read full chapter