Add parallel Print Page Options

17 (A)Buli ekitali kya butuukirivu kibi, naye waliwo ekibi ekitaleetera muntu kufa.

18 (B)Tumanyi nga buli muntu yenna azaalibwa Katonda teyeeyongera kukola kibi, kubanga Katonda amukuuma, Setaani n’atamukola kabi. 19 (C)Tumanyi nga tuli ba Katonda, n’ensi yonna eri mu mikono gya Setaani.

Read full chapter