Add parallel Print Page Options

Okukyala kwa Kabaka Omukazi ow’e Seeba

10 (A)Awo kabaka omukazi ow’e Seeba bwe yawulira ettutumo lya Sulemaani n’okwagala kwe yalina eri Mukama, n’ajja amugezese n’ebibuuzo ebizibu.

Read full chapter

(A)“Omwana w’omuntu, gerera ennyumba ya Isirayiri olugero;

Read full chapter

27 (A)Sooka omale n’ono wiiki eno emu, n’oli tugenda kumukuwa; kyokka olimukolerera okumala emyaka emirala musanvu.”

Read full chapter

22 (A)Buli omu ku bo n’amuwa ebyambalo eby’okukyusa, naye ye Benyamini n’amuwa ebitundu bya ffeeza ebikumi bisatu n’ebyambalo eby’okuwanyisa emigogo etaano.

Read full chapter

(A)Kabaka wa Busuuli n’amuddamu nti, “Genda kaakano, era ogende n’ebbaluwa gye nnaawandiikira kabaka wa Isirayiri[a].” Awo Naamani n’asitula, n’atwala kilo bisatu mu ana eza ffeeza, ne kilo nsanvu eza zaabu, n’ebika by’engoye eby’enjawulo kkumi.

Read full chapter

Footnotes

  1. 5:5 Kabaka wa Isirayiri ayogerwako wano ye Yolaamu.