Add parallel Print Page Options

38 (A)Oluvannyuma lw’ennaku nga kkumi, Nabali n’afa ekikutuko.

Read full chapter

38 About ten days later, the Lord struck(A) Nabal and he died.

Read full chapter

16 (A)Malayika bwe yagolola omukono gwe eri Yerusaalemi okukizikiriza, Mukama ne yejjusa olw’ekikolwa ekyo, n’agamba malayika eyabonereza abantu nti, “Kinaamala, toyoongera nate.” Olwo malayika wa Mukama Katonda yali atuuse ku gguuliro lya Alawuna Omuyebusi.

Read full chapter

16 When the angel stretched out his hand to destroy Jerusalem, the Lord relented(A) concerning the disaster and said to the angel who was afflicting the people, “Enough! Withdraw your hand.” The angel of the Lord(B) was then at the threshing floor of Araunah the Jebusite.

Read full chapter

17 (A)Awo Dawudi bwe yalaba malayika wa Mukama Katonda eyabonereza abantu, n’ayogera nti, “Nze nnyonoonye era nze nkoze eby’ekyejo, naye endiga zino, tezirina kye zikoze. Nkwegayiridde, omukono gwo ka gubonereze nze n’ennyumba ya kitange.”

Read full chapter

17 When David saw the angel who was striking down the people, he said to the Lord, “I have sinned; I, the shepherd,[a] have done wrong. These are but sheep.(A) What have they done?(B) Let your hand fall on me and my family.”(C)

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Samuel 24:17 Dead Sea Scrolls and Septuagint; Masoretic Text does not have the shepherd.