Añadir traducción en paralelo Imprimir Opciones de la página

(A)Naye Dowegi Omwedomu eyali ayimiridde awamu n’abaserikale ba Sawulo n’ayogera nti, “Nalaba mutabani wa Yese ng’agenda eri Akimereki mutabani wa Akitubu e Nobu.

Read full chapter

But Doeg(A) the Edomite, who was standing with Saul’s officials, said, “I saw the son of Jesse come to Ahimelek son of Ahitub(B) at Nob.(C)

Read full chapter

22 (A)Awo Dawudi n’agamba Abiyasaali nti, “Namanya ku lunaku olwo, Dowegi Omwedomu bwe yaliiyo, nga ddala alibuulira Sawulo. Omusango gwange kubanga nze naleetera ennyumba ya kitaawo yonna okuttibwa.

Read full chapter

22 Then David said to Abiathar, “That day, when Doeg(A) the Edomite was there, I knew he would be sure to tell Saul. I am responsible for the death of your whole family.

Read full chapter

47 (A)Awo Sawulo bwe yalya obwakabaka bwa Isirayiri n’alwana n’abalabe be ku njuyi zonna: Mowaabu, n’Abamoni, ab’e Edomu, ne bakabaka ba Zoba, n’Abafirisuuti, na buli we yaddanga n’abawangula.

Read full chapter

47 After Saul had assumed rule over Israel, he fought against their enemies on every side: Moab,(A) the Ammonites,(B) Edom,(C) the kings[a] of Zobah,(D) and the Philistines. Wherever he turned, he inflicted punishment on them.[b]

Read full chapter

Notas al pie

  1. 1 Samuel 14:47 Masoretic Text; Dead Sea Scrolls and Septuagint king
  2. 1 Samuel 14:47 Hebrew; Septuagint he was victorious

Ya Mukulu wa Bayimbi. Zabbuli ya Dawudi Dowegi Omwedomu bwe yagenda n’abuulira Sawulo nti, “Dawudi alaze mu nnyumba ya Akimereki.”

52 (A)Lwaki weenyumiririza mu kibi ggwe omusajja ow’amaanyi?
    Endagaano ya Katonda ey’obwesigwa ebeerera emirembe n’emirembe.
(B)Oteekateeka enkwe ez’okuzikiriza.
    Olulimi lwo lwogi nga kkirita
    era buli kiseera lwogera bya bulimba.
(C)Oyagala okukola ebibi okusinga okukola ebirungi,
    n’okulimba okusinga okwogera amazima.
(D)Osanyukira nnyo okwogera ebirumya.
    Ggwe olulimi kalimbira!

(E)Kyokka Katonda alikuzikiriza emirembe gyonna;
    alikusikula, akuggye mu maka go;
    alikugoba mu nsi y’abalamu.
(F)Bino abatuukirivu balibiraba, ne babitunuulira nga batidde.
    Naye balikusekerera, nga bwe bagamba nti,
(G)“Mumulabe omusajja
    ateesiga Katonda okuba ekiddukiro kye,
naye ne yeesiganga obugagga bwe obungi,
    ne yeeyongera n’amaanyi ng’azikiriza abalala.”

(H)Naye nze nfaanana ng’omuti omuzeyituuni
    ogukulira mu nnyumba ya Katonda.
Neesiga okwagala kwa Katonda okutaggwaawo
    emirembe n’emirembe.
(I)Nnaakwebazanga emirembe gyonna olw’ekyo ky’okoze.
    Nneesiganga erinnya lyo kubanga erinnya lyo ddungi;
    era nnaakutendererezanga awali abatuukirivu bo.

Psalm 52[a]

For the director of music. A maskil[b] of David. When Doeg the Edomite(A) had gone to Saul and told him: “David has gone to the house of Ahimelek.”

Why do you boast of evil, you mighty hero?
    Why do you boast(B) all day long,(C)
    you who are a disgrace in the eyes of God?
You who practice deceit,(D)
    your tongue plots destruction;(E)
    it is like a sharpened razor.(F)
You love evil(G) rather than good,
    falsehood(H) rather than speaking the truth.[c]
You love every harmful word,
    you deceitful tongue!(I)

Surely God will bring you down to everlasting ruin:
    He will snatch you up and pluck(J) you from your tent;
    he will uproot(K) you from the land of the living.(L)
The righteous will see and fear;
    they will laugh(M) at you, saying,
“Here now is the man
    who did not make God his stronghold(N)
but trusted in his great wealth(O)
    and grew strong by destroying others!”

But I am like an olive tree(P)
    flourishing in the house of God;
I trust(Q) in God’s unfailing love
    for ever and ever.
For what you have done I will always praise you(R)
    in the presence of your faithful people.(S)
And I will hope in your name,(T)
    for your name is good.(U)

Notas al pie

  1. Psalm 52:1 In Hebrew texts 52:1-9 is numbered 52:3-11.
  2. Psalm 52:1 Title: Probably a literary or musical term
  3. Psalm 52:3 The Hebrew has Selah (a word of uncertain meaning) here and at the end of verse 5.