1 Samwiri 20:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Naye bwe nnaagamba omulenzi nti, ‘Laba, obusaale buli mu maaso,’ kale onoogenda, kubanga olwo Mukama ng’akugambye ogende.
Read full chapter
1 Samwiri 1:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Awo Eri n’amuddamu nti, “Genda mirembe. Katonda wa Isirayiri akuwe ekyo ky’omusabye.”
Read full chapter
2 Samwiri 1:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 (A)Nnumwa nnyo ku lwa muganda wange Yonasaani,
kubanga wali mukwano gwange ddala.
Okwagala kwe wanjagala kwali kwa kitalo,
nga kwa kitalo n’okusinga okw’abakyala.
Engero 18:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Akwana emikwano emingi yeereetera okuzikirira,
naye wabaawo ow’omukwano akwagala ennyo okusinga owooluganda.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.