Add parallel Print Page Options

(A)“Bw’onoova eyo ogenda ku Lusozi lwa Katonda oluliko ekigo eky’Abafirisuuti. Bw’onooba onootera okutuuka ku kibuga, onoosisinkana ekibiina kya bannabbi nga baserengeta okuva mu kifo ekigulumivu nga bakulembeddwamu abakuba entongooli, n’ebitaasa, n’endere, n’ennanga, era nga bawa obunnabbi.

Read full chapter

“After that you will go to Gibeah(A) of God, where there is a Philistine outpost.(B) As you approach the town, you will meet a procession of prophets(C) coming down from the high place(D) with lyres, timbrels,(E) pipes(F) and harps(G) being played before them, and they will be prophesying.(H)

Read full chapter

29 (A)Erisa n’agamba Gekazi nti, “Weesibe ekimyu, okwate omuggo gwange otambule mangu nnyo nga bw’osobola. Bw’onoosisinkana omuntu yenna mu kkubo tomulamusa, ate bw’akulamusa tomwanukula. Ddira omuggo gwange ogugalamize ku kyenyi ky’omwana.”

Read full chapter

29 Elisha said to Gehazi, “Tuck your cloak into your belt,(A) take my staff(B) in your hand and run. Don’t greet anyone you meet, and if anyone greets you, do not answer. Lay my staff on the boy’s face.”

Read full chapter

10 (A)Awo Samwiri n’addira eccupa ey’amafuta n’agifuka ku mutwe gwa Sawulo, n’amunywegera ng’agamba nti, “Mukama akufuseeko amafuta okufuga abantu be, Isirayiri.

Read full chapter

10 Then Samuel took a flask(A) of olive oil and poured it on Saul’s head and kissed him, saying, “Has not the Lord anointed(B) you ruler over his inheritance?[a](C)

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Samuel 10:1 Hebrew; Septuagint and Vulgate over his people Israel? You will reign over the Lord’s people and save them from the power of their enemies round about. And this will be a sign to you that the Lord has anointed you ruler over his inheritance:

28 (A)Akaziya n’agenda ne Yolaamu mutabani wa Akabu okutabaala Kazayeeri kabaka w’e Busuuli e Lamosugireyaadi, era eyo Abasuuli ne bafumitirayo Yolaamu, n’afunirayo ebiwundu.

Read full chapter

28 Ahaziah went with Joram son of Ahab to war against Hazael king of Aram at Ramoth Gilead.(A) The Arameans wounded Joram;

Read full chapter